JINJA: KANISA Y’ABALOKOLE EKUMIDDWAKO OMULIRO NESANAWO

Waliwo eKanisa y’Abalokole eJinja emanyiddwa nga Holly Healing Ministries egambibwa okukumibwako nabambula w’Omuliro nebamutamanyanbamba, Ku makya ga leero!Ekanisa eno esangibwa n’eWayitanga egaali y’Omukka e Jinja nga wakayita Ku Mailo Mbiri, Jinja-Iganga Road.

Ekifo ewabadde eKanisa


Omusumba w’eKanisa eno ye (Mutume) Joseph Muwanguzi!Kigambibwa nti ettaka kanisa kwetudde liriko enkayana wakati w’omukulembeze w’eKanisa n’Omwami amanyidwa nga James Bagagga.

Police y’eJinja etandiise okunonyereza ku kiviirideko omuliro guno.